Psalms 9:5 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kubanga osazeewo ng'ogoba empaaba yange n'ensonga zange, otudde mu ntebe, ggwe alamuza obutuukirivu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Waboggolera amawanga, n’ozikiriza ababi; erinnya lyabwe n’olisangulirawo ddala emirembe n’emirembe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Waboggolera amawanga, wazikiriza ababi, Wasangula erinnya lyabwe emirembe n'emirembe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Waboggolera abantu ab'ensi, n'ozikiriza ababi: tebakyaddayo kujjukirwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Waboggolera amawanga, wazikiriza ababi, Wasangula erinnya lyabwe emirembe n'emirembe.