Psalms 9:8 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ye Omukama alifuga emirembe gyonna, nnamulondo ye yagissaawo okulamula.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Aliramula ensi mu butuukirivu, era alisalira abantu bonna emisango mu bwenkanya.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Afuga ensi yonna mu butuukirivu, Asalira omusango amawanga gonna mu mazima.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Alamula ensi zonna mu bwenkanya, asalira amawanga gonna omusango mu mazima.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye alisala omusango ogw'ensi zonna mu butuukirivu, Aliwa omusango amawanga mu mazima.