Psalms 90:1 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Essaala. Ya Musa musajja wa Katonda. Ayi Mukama, ggwe obadde obuddukiro bwaffe okuva ddi na ddi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ayi Mukama, obadde kifo kyaffe eky’okubeeramu emirembe gyonna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mukama, ggwe oli kifo kyaffe eky'okutuulamu Mu mirembe gyonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ayi Mukama, okuva edda n'edda ggwe maka gaffe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukama, ggwe wali kifo kyaffe eky'okutuulamu Mu mirembe gyonna.