Psalms 90:11 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ani amanyi amaanyi g'obusungu bwo? Anti obusungu bwo bwenkana n'ekitiibwa ekikusaanira.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ani amanyi amaanyi g’obusungu bwo? Kubanga ekiruyi kyo kingi ng’ekitiibwa kye tusaana okukuwa bwe kyenkana.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ani amanyi obuyinza obw'obusungu bwo, N'okunyiiga nga bw'ogwanira okutiibwa?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ani amanyi amaanyi g'obusungu bwo, era n'okunyiiga kwo bwe kutiibwa?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ani amanyi obuyinza obw'obusungu bwo, N'okunyiiga nga bw'ogwanira okutiibwa?