Psalms 90:12 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Tuyigirize okubalirira ennaku zaffe obulungi, tufune omutima ogw'amagezi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Otuyigirize okutegeeranga obulungi ennaku zaffe, tulyoke tubeere n’omutima ogw’amagezi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Otuyigirize tubalenga bwe tutyo ennaku zaffe, Tulyoke tufune omutima omugezigezi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Tuyigirize obulamu bwe buli obumpi, tulyoke tufuuke ba magezi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Otuyigirize tubalenga bwe tutyo ennaku zaffe, Tulyoke tufune omutima omugezigezi.