Psalms 90:13 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Weddemu, ayi Mukama, kutuusa wa? Abaweereza bo bakwatirwe ekisa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ayi Mukama, komawo gye tuli. Olitusuula kutuusa ddi? Abaweereza bo bakwatirwe ekisa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Okomewo, Ayi Mukama; olituusa wa? Era okwatirwe ekisa abaddu bo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Obusungu bwo bulikoma wa? Abaweereza bo, ayi Mukama, tusaasire,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Okomewo, ai Mukama; olituusa wa? Era wejjuse mu bigambo eby'abaddu bo.