Psalms 90:14 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ku makya tukkuse mangu n'ekisa kyo, tujaguze, tusanyuke ennaku zaffe zonna.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Tujjuze okwagala kwo okutaggwaawo ku makya, tulyoke tuyimbenga nga tujaguza n’essanyu era tusanyukenga obulamu bwaffe bwonna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Otukkuse enkya n'okusaasira kwo; Tusanyukenga, tujaguzenga, ennaku zaffe zonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
otujjuzenga ekisa ku makya, tusanyuke tuyimbenga mu bulamu bwaffe bwonna.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Otukkuse enkya n'okusaasira kwo; Tusanyukenga, tujaguzenga, ennaku zaffe zonna.