Psalms 90:3 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abantu obazza mu nfuufu n'ogamba nti: “Muddeeyo, mmwe abaana b'abantu.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omuntu omuzzaayo mu nfuufu, n’oyogera nti, “Mudde mu nfuufu, mmwe abaana b’abantu.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abantu obazzayo mu nfuufu; Era oyogera nti, “ Muddeyo, gye mwasibuka mmwe abaana b'abantu.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abantu obazzaayo mu nfuufu, n'obagamba nti: “Muddeeyo gye mwasibuka.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Osindika abantu mu kuzikirira; Era oyogera nti Muddeeyo, mmwe abaana b'abantu.