Psalms 90:4 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Anti mu maaso go emyaka olukumi giri ng'olunaku olwa jjo olwakayita, oba ng'ekisisimuka eky'omu kiro.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga emyaka olukumi, gy’oli giri ng’olunaku olumu olwayita, oba ng’ekisisimuka mu kiro.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga emyaka olukumi (1,000) mu maaso go Giri ng'olwajjo olwayita, Era ng'ekisisimuka ky'ekiro.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Emyaka olukumi ku ggwe giri ng'olunaku olwa jjo oluyise, oba ng'ekisisimuka ekimu mu kiro.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga emyaka olukumi mu maaso go Giri ng'olwajjo olwayita, Era ng'ekisisimuka ky'ekiro.