Psalms 90:5 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abantu obeerawo, bali ng'ekirooto, oba ng'omuddo ogwanya ku makya;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Obeera n’obamalirawo ddala nga bali mu tulo otw’okufa. Ku makya baba ng’omuddo omuto.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Obatwalira ddala nga mukoka; bali nga kirooto: Enkya bali ng'omuddo ogumera.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Otukuluggusa nga mukoka, tuyita buyisi nga kirooto. Tuli ng'omuddo ogumeruka ku makya,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Obatwalira ddala nga mukoka; bali ng'otulo: Enkya bali ng'omuddo ogumera.