Psalms 90:7 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Tumaliddwawo obusungu bwo; obuswandi bwo bututekemudde.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ddala ddala obusungu bwo butumalawo, n’obukambwe bwo bututiisa nnyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga obusungu bwo butumalawo, Era bw'onyiiga ne tweraliikirira.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ddala obusungu bwo butumalawo, bw'onyiiga ne tweraliikirira!
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga obusungu bwo butumalawo, Era bw'onyiiga ne tweraliikirira.