Psalms 90:9 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Anti ennaku zaffe zonna ziyise otusunguwalidde; emyaka gyaffe twagimala ng'ekikkowe obukkowe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ddala ddala tumala ennaku z’obulamu bwaffe zonna ng’otunyiigidde; tukomekkereza emyaka gyaffe n’okusinda.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga ennaku zaffe zonna zisalwako obusungu bwo; Emyaka gyaffe giggwaawo ng'ekirowoozo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ennaku zaffe zisalwako obusungu bwo, obulamu bwaffe buggwaawo nga kikkowe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga ennaku zaffe zonna ziyita mu busungu bwo; Emyaka gyaffe giggwaawo ng'ekirowoozo.