Psalms 91:1 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Asula mu buddukiro bw'Ali Waggulu Ddala, abeera mu kisiikirize ky'Omuyinza wa buli kantu,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Oyo abeera mu kifo eky’ekyama eky’oyo Ali Waggulu Ennyo; aliwumulira mu kisiikirize kya Katonda Ayinzabyonna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Oyo atuula mu kifo eky'oyo ali waggulu ennyo, Anaabeeranga wansi w'ekisiikirize eky'Omuyinza w'ebintu byonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Buli addukira eri oyo Atenkanika n'akuumwa Omuyinzawaabyonna,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Atuula mu kifo eky'ekyama eky'oyo ali waggluu ennyo Ye anaabeeranga wansi w'ekisiikirize eky'Omuyinza w'ebintu byonna.