Psalms 91:11 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kubanga yalagira bamalayika be ku ggwe bakukuume buli wonna w'oyita.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga Mukama aliragira bamalayika be bakukuume mu makubo go gonna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga alikulagiririza bamalayika be, Bakukuume mu makubo go gonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bamalayika be alibalagira bakukuume buli w'oliraga.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga alikulagiririza bamalayika be, Bakukuume mu makubo go gonna.