Psalms 91:14 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Kubanga yannywererako, ndimuwonya, ndimutaasa, kubanga yategeera erinnya lyange.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Olw’okuba nga njagala kyendiva muwonya; nnaamukuumanga, kubanga amanyi erinnya lyange.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga antaddeko okwagala kwe, kyendiva mmuwonya: Ndimugulumiza waggulu, kubanga amanyi erinnya lyange.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Katonda agamba nti: “Ndimuwonya kubanga anjagala. Era oyo ammanyi ndimukuuma.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga antaddeko okwagala kwe, kyendiva mmuwonya: Ndimugulumiza waggulu, kubanga amanyi erinnya lyange.