Psalms 91:15 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Alinkoowoola, ne mmuwulira, ndiba naye mu buyinike; ndimuwonya ne mmuwa ekitiibwa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Anankowoolanga ne muyitabanga; nnaabeeranga naye mu biseera eby’akabi. Ndimuwonya era ndimuwa ekitiibwa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Alinkaabira, nange ndimuyitaba; Nnaabeeranga wamu naye bw'anaanakuwalanga: Ndimuwonya, ndimuwa ekitiibwa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Anampitanga ne mpitaba, mu buyinike ndibeera naye. Ndimuwonya ne mmugulumiza.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Alinkaabira, nange ndimuyita; Naabeeranga wamu naye bw'anaanakuwalanga: Ndimuwonya, ndimuwa ekitiibwa.