Psalms 91:16 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ennaku ze ndiziwanvuya ne mumatiza, ndimwoleka obulokozi bwange.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ndimuwangaaza n’asanyuka era ndimulaga obulokozi bwange.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ndimuwangaaza nnyo, ndimukkusa obulamu, Era ndimulaga obulokozi bwange.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ndimuwangaaza nnyo era ndimulokola.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ndimuwangaaza nnyo, ndimukkusa obulamu, Era ndimulaga obulokozi bwange.