Psalms 91:2 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
agamba Omukama nti: “Ye bwe buddukiro bwange, amaanyi gange, Katonda wange, gwe neesiga.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Nnaayogeranga ku Mukama nti, Oli kiddukiro kyange era ekigo kyange; ggwe Katonda wange gwe nneesiga.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nnaayongeranga ku Mukama nti, “Oyo kye kiddukiro kyange, era kye kigo kyange: Katonda wange gwe nneesiga.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
anaagambanga Mukama nti: “Ggwe Mukama wange ow'amaanyi, ggwe Katonda wange gwe neesiga,”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naayogeranga ku Mukama nti Oyo kye kiddukiro kyange, era kye kigo kyange: Katonda wange gwe nneesiga.