Psalms 91:3 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kubanga alikuwonya ekitimba ky'abayizzi ne kawumpuli ddekabusa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ddala ddala y’anaakuwonyanga omutego gw’omuyizzi, ne kawumpuli azikiriza.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga oyo ye anaakulokolanga mu mutego ogw'oyo akuyigga, Ne mu kawumpuli omubi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
kubanga ye anaakuwonyanga emitego gy'abakuyigga, era ne kawumpuli akutta.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga oyo ye anaakulokolanga mu mutego ogw'omuyizzi, Ne mu kawumpuli omubi.