Psalms 91:5 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Tolitya kyekango kya kiro, n'akasaale akasooza emisana,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Tootyenga ntiisa ya kiro, wadde akasaale akalasibwa emisana;
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Tootyenga lwa ntiisa ya kiro Newakubadde akasaale akakulumba emisana;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Tootyenga ebitiisa mu budde obw'ekiro, wadde ebikulumba emisana,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Tootyenga lwa ntiisa ya kiro Newakubadde akasaale akagenda emisana;