Psalms 91:6 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
kawumpuli ayitaayita mu nzikiza, n'akabenje akaaya mu ttuntu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
newaakubadde olumbe olusoobasooba mu kizikiza, wadde kawumpuli azikiriza mu ttuntu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Olw'olumbe oluttira mu kizikiza, Newakubadde olw'okuzikiriza okufaafaaganya mu ttuntu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
oba olumbe oluttira mu nzikiza, wadde nnamuzisa akutugira mu ttuntu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Olw'olumbe olutambulira mu kizikiza, Newakubadde olw'okuzikiriza okufaafaaganya mu ttuntu.