Psalms 91:8 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ggwe olyerolera n'amaaso go, oliraba ababi bwe babonerezebwa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Olitunuulira butunuulizi n’amaaso go; n’olaba ekibonerezo ky’omukozi w’ebibi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye olitunula n'amaaso go, Oliraba empeera y'ababi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Olitunula ne weerolera omubi bw'afuna empeera ye.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye olitunula n'amaaso go, Oliraba empeera y'ababi.