Psalms 91:9 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kubanga Omukama bwe buddukiro bwo, Ali Waggulu Ddala gwe wafuula ekisulo kyo,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga bw’olifuula Mukama ekiddukiro kyo; Ali Waggulu Ennyo n’omufuula ekifo kyo mw’obeera,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga ggwe, Ayi Mukama, oli kiddukiro kyange! Omufudde oyo ali waggulu ennyo ekigo kyo w'otuula;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama gw'ofudde ekiddukiro kyo, Atenkanika ye mukuumi wo ataasa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga ggwe, ai Mukama, oli kiddukiro kyange Omufudde oyo ali waggulu ennyo ekigo kyo w'otuula;