Psalms 92:1 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Zabbuli. Luyimba lwa Sabbaato.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kirungi okwebazanga Mukama, n’okuyimba ennyimba n’okutenderezanga erinnya lyo, Ayi Ggwe, Ali Waggulu Ennyo;
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kirungi okwebazanga Mukama, N'okuyimba okutenderezanga erinnya lyo, ggwe ali waggulu ennyo:
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ayi Mukama, kirungi okukwebazanga, n'okuyimba okukutenderezanga ggwe Atenkanika.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kirungi okwebazanga Mukama, N'okuyimba okutenderezanga erinnya lyo, ggwe ali waggulu ennyo: