Psalms 92:10 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bo abalabe bo, ayi Mukama, bo abalabe bo balizikirira; bonna abayisa obubi balibuna emiwabo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye nze wanfuula wa maanyi okwenkana embogo, n’onfukako amafuta amalungi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye ogulumizizza ejjembe lyange ng'ery'embogo: Nfukiddwako amafuta amaggya.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye nze ompadde amaanyi ng'ag'embogo, era onsiize omuzigo ne nnyirira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye ogulumizizza ejjembe lyange ng'ery'embogo: Nfukiddwako amafuta amaggya.