Psalms 92:14 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ke baasimbibwa mu nnyumba y'Omukama, balyanyiza mu mpya za Katonda waffe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ne mu bukadde bwabwe balibala ebibala; baliba balamu era abagimu,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Baliba nga bakyabala ebibala nga bakaddiye; Balijjula amazzi, baligejja:
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Balikaddiwa ne basigala nga bakyabala ebibala, ng'era bagimu, ba mazzi. Balisigala nga bannyikivu
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Baliba nga bakyabala ebibala nga bakaddiye; Balijjula amazzi, baligejja: