Psalms 92:15 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ne mu bukadde, baliba bakyabala, nga bajjudde obulamu n'amakoola.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
kiryoke kitegeeze nti, Mukama w’amazima, lwe Lwazi lwange era mu ye temuli butali butuukirivu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Balage nga Mukama mutuukirivu; Oyo lye jjinja lyange, so mu ye temuli butali butuukirivu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
okulaga nti Mukama mutuukirivu, ye ankuuma, era taliimu bukuusa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Balage nga Mukama mutuukirivu; Oyo lye jjinja lyange, so mu ye temuli butali butuukirivu.