Psalms 92:2 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kirungi okugulumiza Omukama, n'okuyimbira erinnya lyo, ayi Ali Waggulu Ddala,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
okutendanga okwagala kwo okutakoma buli nkya, n’okutendanga obwesigwa bwo buli kiro.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Okwolesanga ekisa kyo enkya, N'obwesigwa bwo buli kiro.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kirungi okwatula ekisa kyo buli nkya n'obwesigwa bwo buli kiro
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Okwolesanga ekisa kyo enkya, N'obwesigwa bwo buli kiro.