Psalms 92:3 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
okulangirira ku makya ekisa kyo n'obwesigwa bwo ekiro,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Okukutenderezanga n’amaloboozi g’enkoba z’ennanga n’endere awamu n’entongooli.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'ekivuga ekirina enkoba ekkumi (10), era n'amadinda: N'eddoboozi ery'okusinza ery'ennanga.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
nga bwe tusuna enkoba z'endongo nga tukubirako n'ennanga.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'ekivuga ekirina enkoba ekkumi, era n'amadinda: N'eddoboozi ery'okusinza ery'ennanga.