Psalms 92:5 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kubanga onsanyusa ne by'okola, ayi Mukama; njaguza olw'ebyo emikono gyo bye gikola.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Emirimu gyo nga mikulu, Ayi Mukama; ebirowoozo byo nga tebitegeerekeka!
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Emirimu gyo nga mikulu, Ayi Mukama! Ebirowoozo byo nga bye buziba nnyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ayi Mukama, by'okola bikulu, ne by'olowooza byekusifu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Emirimu gyo nga mikulu, ai Mukama Ebirowoozo byo bya buziba nnyo.