Psalms 92:7 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omuntu atalina magezi, tamanya, n'omusiru bino tabitegeera:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
newaakubadde ng’abakola ebibi baloka ng’omuddo, n’aboonoonyi bonna ne bafuna ebirungi, boolekedde okuzikirira okw’emirembe n’emirembe!
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
nti ababi ne bwe baloka ng'omuddo, Era nga abakozi b'obubi bonna bwe babeera; bateegekeddwa okuzikirira emirembe gyonna:
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
nti ababi ne bwe bameruka ng'omuddo, nga ne bye bakola bibagendera bulungi, naye ku nkomerero bazikirira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ababi bwe baloka ng'omuddo, Era abakozi b'obubi bonna bwe babeera; Kyebava beera bazikirizibwe emirembe gyonna: