Psalms 92:8 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
nti ababi ne bwe balyanya ng'omuddo, n'abakola obubi bonna ne bwe balitinta, era balizikirira emirembe gyonna.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye ggwe, Ayi Mukama, ogulumizibwa emirembe gyonna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye ggwe, Ayi Mukama, ogulumizibwanga emirembe n'emirembe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kyokka ggwe ayi Mukama, ogulumizibwa ennaku zonna.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye ggwe, ai Mukama, ogulumizibwanga emirembe n'emirembe.