Psalms 92:9 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Sso ggwe, ayi Mukama, osukkulumye emirembe gyonna.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga abalabe bo, Ayi Mukama, abalabe bo balizikirira, abakola ebibi bonna balisaasaanyizibwa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga, laba, abalabe bo, Ayi Mukama, Kubanga, laba, abalabe bo, balizikirira; Abakozi b'obubi bonna balisaasaanyizibwa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ayi Mukama, kya mazima nti abalabe bo balifa. Abakozi b'ebibi bonna nabo balisaasaanyizibwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga, laba, abalabe bo, ai Mukama, Kubanga, laba, abalabe bo balizikirira; Abakozi b'obubi bonna balisaasaanyizibwa.