Psalms 94:11 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukama amanyi ebirowoozo by'omuntu, nti temuli kantu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukama amanyi ebirowoozo by’abantu; amanyi nga mukka bukka.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mukama amanyi ebirowoozo by'abantu, nti biri nga mukka bukka.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama akimanyi nti bye balowooza mukka bukka.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukama amanyi ebirowoozo by'abantu, Nga mukka.