Psalms 94:12 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omuntu oyo yeesiimye gw'ogunjula, ayi Mukama, gw'oyigiriza n'etteeka lyo,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ayi Mukama, alina omukisa oyo gw’ogunjula, gw’oyigiriza eby’omu mateeka go;
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Alina omukisa omuntu gw'obonereza, Ayi Mukama, Era gw'oyigiriza ebiva mu mateeka go;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ayi Mukama, wa mukisa oyo gw'okangavvulako ne gw'oyigiriza amateeka go.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Alina omukisa omuntu gw'obonereza, ai Mukama, Era gw'oyigiriza ebiva mu mateeka go;