Psalms 94:18 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bwe nagamba nti: “Ekigere kyange kiseeredde,” ekisa kyo, ayi Mukama, nga kimpanirira.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bwe naleekaana nti, “Nseerera!” Okwagala kwo okutaggwaawo, Ayi Mukama, ne kumpanirira.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bwe nnayogera nti Ekigere kyange kiseerera, Okusaasira kwo, ggwe Mukama, ne kumpanirira.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Olwayogerako nti: “Nseeredde”, ggwe ayi Mukama omuzirakisa, n'ompanirira amangwago.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bwe nnayogera nti Ekigere kyange kiseerera, Okusaasira kwo, ggwe Mukama, ne kumpanirira.