Psalms 94:2 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Situka, ayi Omulamuzi w'ensi; abeekuza basasule ekibasaanidde.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Golokoka, Ayi ggwe Omulamuzi w’ensi, osasule ab’amalala nga bwe kibagwanidde.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yimuka, ggwe asalira ensi emisango: Owe ab'amalala ebibagwanira.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ggwe asala emisango gya bonna, jjangu owe abeekulumbaza ekibasaanira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Weeyimuse, ggwe asalira ensi emisango: Owe ab'amalala ebibagwanira.