Psalms 94:20 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abalamuzi ababi bayinza okuba mikwano gyo, abo abaleeta okubonaabona nga bagootaanya etteeka?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Oyinza okukolagana n’obufuzi obukyamu, obukaabya abantu n’amateeka gaabwe?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abafuga ababi balissa ekimu naawe, wadde abalagira eby'ettima mu mateeka?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abafuzi ababi tokkaanya nabo, abeesigamya obutali bwenkanya ku mateeka,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abafuga ababi balissa ekimu naawe, Abalagira eby'ettima mu mateeka?