Psalms 94:21 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Beekuŋŋaanya wamu ne beekobera omutuukirivu, ne basalira ogw'okufa atazzanga musango.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abakola ebibi beegatta ne balumbagana abatuukirivu; atasobezza ne bamusalira ogw’okufa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bakuŋŋaana okulumba emmeeme y'omutuukirivu, Ne basalira atalina musango okuttibwa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
abeekobaana okutta omulungi, ne basalira ogw'okufa atalina musango.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bakuŋŋaana okulumba emmeeme y'omutuukirivu, Ne basala omusango okusinga omusaayi ogutaliiko kabi.