Psalms 94:22 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukama y'afuuse ekigo kyange; Katonda wange afuuse olwazi lw'obuddukiro bwange.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye Mukama afuuse ekiddukiro kyange eky’amaanyi; ye Katonda wange, era Olwazi lwange mwe neekweka.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye Mukama yabanga kigo kyange ekiwanvu; Era Katonda wange lye jjinja lye nneeyuna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye Nze Mukama ye ankuuma, era Katonda wange ye antaasa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye Mukama yabanga kigo kyange ekiwanvu; Era Katonda wange lye jjinja lye nneeyuna.