Psalms 94:23 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Alibasasula olw'okweyisa obubi; alibazikiriza olw'obwonoonefu bwabwe; Omukama Katonda waffe alibazikiriza.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukama alibabonereza olw’ebibi byabwe, n’abazikiriza olw’ebyonoono byabwe; Mukama Katonda waffe alibamalirawo ddala.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era alikomyawo ku bo obutali butuukirivu bwabwe bo, Era alibazikiriza mu bubi bwabwe; Mukama Katonda waffe alibazikiriza.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Alibabonereza olw'ebibi byabwe, abazikirize olw'obubi bwabwe. Mukama Katonda waffe alibazikiriza.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era abaleeseeko obutali butuukirivu bwabwe bo, Era alibazikiriza mu bubi bwabwe; Mukama Katonda waffe alibazikiriza.