Psalms 94:3 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ababi banaatuusa wa, ayi Mukama, abakola ebibi banaatuusa wa okusagambiza?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ayi Mukama, omukozi w’ebibi alikomya ddi? Omukozi w’ebibi alituusa ddi ng’asanyuka?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mukama, ababi balituusa wa, Ababi balituusa wa okuwangula?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ayi Mukama, ababi balituusa wa, balituusa wa okwewaana?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukama, ababi balituusa wa, Ababi balituusa wa okuwangula?