Psalms 94:4 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bafukumula bigambo bya lunkulu; abakola ebyambyone beewaana bwewaanyi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bafukumula ebigambo eby’okwewaanawaana; abakola ebibi bonna beepankapanka.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Boogera ebitaliimu, n'eby'amalala: Abakozi b'obubi bonna beenyumiriza:
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bonna abakozi b'ebibi beewanika, beetenda, boogera nga beewaana.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Boogera ebitaliimu, n'eby'amalala: Mumuyimbire Mukama oluyimba oluggya: Mumuyimbire Mukama, mmwe ensi zonna.