Psalms 94:5 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Balirinnyirira abantu bo, ayi Mukama, banyigiriza obusika bwo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Babetenta abantu bo, Ayi Mukama, babonyaabonya ezzadde lyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bamenyaamenya abantu bo, Ayi Mukama, Era babonyaabonya obusika bwo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Balinnyirira abantu bo, ayi Mukama, babonyaabonya abo be weefunira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bamenyaamenya abantu bo, ai Mukama, Era babonyaabonya obusika bwo.