Psalms 94:6 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Batugumbula nnamwandu n'omuyise, ne batta ne mulekwa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Batta nnamwandu n’omutambuze; ne batemula ataliiko kitaawe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Batta nnamwandu ne munnaggwanga, Era batta n'atalina kitaawe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Batta bannamwandu n'enfuuzi, era batemula abagenyi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Batta nnamwandu ne munnaggwanga, Era batta atalina kitaawe.