Psalms 94:7 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ne bagamba nti: “Omukama talaba, Katonda wa Yakobo tassaayo mwoyo.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ne boogera nti, “Katonda talaba; Katonda wa Yakobo tafaayo.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne boogera nti, “Mukama taabiraba, So Katonda wa Yakobo taabirowooza.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bagamba nti: “Mukama taabirabe. Katonda wa Yakobo abifaako ki?”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne boogera nti Mukama taalabe, So Katonda wa Yakobo taalowooze.