Psalms 94:9 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Eyasimbawo amatu tawulira? Yadde eyawanga eriiso talaba?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Oyo eyatonda okutu tawulira? Oyo eyakola eriiso talaba?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Eyateekawo okutu, ye tawulira? Eyabumba eriiso, ye talaba?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Eyateekawo amatu ye atawulira? Eyakola amaaso ye atalaba?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Eyateekawo okutu, taliwulira? Eyabumba eriiso, taliraba?