Psalms 95:8 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
muleke kugugubya mitima gyammwe ng'e Meriba, nga luli e Massa mu ddungu,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Temukakanyaza mitima gyammwe nga bwe kyali e Meriba, ne ku lunaku luli e Maasa mu ddungu;
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Temukakanyaza mitima gyammwe, nga e Meriba, Ku lunaku lwe baali e Masa mu ddungu:
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Temukakanyaza mitima gyammwe nga bajjajjammwe bwe baakola e Meriba, ku lunaku lwe baali e Massa mu ddungu:
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Temukakanyaza mitima gyammwe, nga e Meriba, Nga ku lunaku olw'e Masa mu ddungu: