Psalms 96:5 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Anti balubaale b'amawanga bifaananyi, ye Omukama yakola eggulu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga bakatonda bonna abakolebwa abantu bifaananyi bufaananyi; naye Mukama ye yakola eggulu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga bakatonda bonna ab'amawanga bye bifaananyi: Naye Mukama ye yakola eggulu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Balubaale bonna ab'amawanga amalala, bifaananyi, naye Mukama ye yakola eggulu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga bakatonda bonna ab'amawanga bye bifaananyi: Naye Mukama ye yakola eggulu.