Psalms 96:9 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Musinze Omukama mu kwakaayakana kw'obutukuvu bwe. Ayi ensi yonna, mukankane mu maaso ge.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Musinze Mukama mu kitiibwa eky’obutuukirivu bwe. Ensi yonna esinze Mukama n’okukankana.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kale mumusinze Mukama mu butukuvu bwe. Mukankane mu maaso ge, mmwe ensi zonna!
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Musinze Mukama, nga musaanidde, mu kifo kye ekitukuvu, ab'oku nsi mukankane mu maaso ge.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kale mumusinze Mukama mu bulungi obw'obutukuvu. Mukankane mu maaso ge, mmwe ensi zonna.